Tariffs, just as they were during his first term from 2017 to 2021, are Trump's weapon of choice on the global stage.
Omwana eyawambiddwa wa myaka 7 era nga poliisi emukukunudde Kasenge Nakawuka e Ntebe gye babadde bamukwese nga bakanda taata we ssente.
OMUSAJJA aludde ng’abba ebisolo n’abisalira mu kaabuyonjo bamukutte lubona n’alonkoma amutuma okubba naye n’akwatibwa.
ABATUUZE ku kyalo Kanyanda mu ggombolola ya Makulubita mu disitulikiti y’e Luweero bawanjagidde gavumenti okuzimbira abasawo b’eddwaaliro lyabwe erya Kanyanda Health Centre II we basula kubanga ...
MINISITA omubeezi ow’Ebyettaka, Dr. Sam Mayanja alaze ebintu App (soma apu)) y’ebyettaka Gavumenti ya Uganda gye yaleese okutaasa abantu ku bubbi bw’ettaka by'etandise okukola. MINISITA omubeezi ...
OFIISI ya kaliisoliiso wa Gavumenti eggalidde omusajja amanyiddwa nga Alex Katungi abadde yeefudde mmo mu kutulugunya abantu nga yeeyita muserikale wa poliisi ate olulala mukozi wa NEMA. Abatuuze ...
Lwakataka’s steadiness and fearlessness on the road were key to his success. Despite trailing Nasser in several sections, including the first, third, fifth, and power stages, Lwakataka’s performance ...
WABADDEWO akasattiro e Luzira ku Stage VI omusajja abadde azze okusiba akapapula mu ngeri y’okuzannya zzaala mu kibanda kya Betingi bw’atondose n’agwa n’afiirawo. WABADDEWO akasattiro e Luzira ku ...
Oli musuubuzi ng’onoonya engeri ennyangu gy’oyinza okutumbula bizinensi yo? Oba oli mukozi ng’oyagala kutandikawo bizinensi oyongereze ku musaala gwo? Visit Uganda Tourism Forum (VUTF) ky’ekyokuddamu ...
Hassan Kayemba 35, eyagambye nti akola bwa makanika e Mambule ye yakwatiddwa abatuuze b’omu Kibe zzooni mu muluka gwa Makerere III e Kawempe nga kigambibwa nti aludde ng’ababba ebisolo by’abatuuze ...
EKITONGOLE kya KCCA kyakutte abagambibwa okuba abakulembeze ba Lufula ya City Abattoir esangibwa ku PortBell Road ne bavunaanibwa mu kkooti, omulamuzi n’abasindika ku limanda mu kkomera e Luzira.
BADDEREEVA ba takisi basitudde enkundi ku bipapula bya poliisi y’ebidduka bye balumiriza nti byetobeseemu emivuyo era baagala ensonga eno, Pulezidenti Museveni agiyingiremu nga tennasajjuka!